Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Mikka

Essuula

1 2 3 4 5 6 7

Ebirimu

  • 1

    • Samaliya ne Yuda bisalirwa omusango (1-16)

      • Ebibi n’obujeemu bye bireeta ebizibu (5)

  • 2

    • Zibasanze abo abanyigiriza abalala! (1-11)

    • Abayisirayiri bakuŋŋaanyizibwa ne baddamu okuba obumu (12, 13)

      • Ensi eribaamu oluyoogaano (12)

  • 3

    • Abakulembeze ne bannabbi bavumirirwa (1-12)

      • Omwoyo gwa Yakuwa gujjuza Mikka amaanyi (8)

      • Bakabona bayigiririza ssente (11)

      • Yerusaalemi kijja kufuuka ntuumu ya bifunfugu (12)

  • 4

    • Olusozi lwa Yakuwa lugulumizibwa (1-5)

      • Ebitala birikolebwamu enkumbi (3)

      • “Tunaatambuliranga mu linnya lya Yakuwa” (5)

    • Sayuuni ajja kufuulibwa wa maanyi (6-13)

  • 5

    • Omufuzi aliba omukulu mu nsi yonna (1-6)

      • Omufuzi wa kuva Besirekemu (2)

    • Abalisigalawo baliba ng’omusulo era baliba ng’empologoma (7-9)

    • Ensi erirongoosebwa (10-15)

  • 6

    • Omusango Katonda gw’avunaana Isirayiri (1-5)

    • Kiki Yakuwa ky’akwetaagisa? (6-8)

      • Obwenkanya, obwesigwa, obwetoowaze (8)

    • Omusango Isirayiri gw’erina n’ekibonerezo ekigiweereddwa (9-16)

  • 7

    • Abayisirayiri bakola ebintu ebibi (1-6)

      • Abalabe b’omuntu ba mu nnyumba ye (6)

    • “Nnaalindiriranga” (7)

    • Abantu ba Katonda bafuna obuweerero (8-13)

    • Mikka asaba era atendereza Katonda (14-20)

      • Yakuwa amuddamu (15-17)

      • ‘Katonda ki alinga Yakuwa?’ (18)