A7-F
Ebintu Ebikulu Ebyaliwo mu Bulamu bwa Yesu ku Nsi Yesu Obuweereza bwe Ebuvanjuba wa Yoludaani
EKISEERA |
EKIFO |
EKYALIWO |
MATAYO |
MAKKO |
LUKKA |
YOKAANA |
---|---|---|---|---|---|---|
32, oluvannyuma lw’Embaga ey’Okuzza Obuggya |
Bessaniya emitala wa Yoludaani |
Agenda Yokaana gye yali abatiriza; bangi bakkiririza mu Yesu |
||||
Pereya |
Ayigiriza mu bibuga ne mu bubuga, ng’agenda e Yerusaalemi |
|||||
Akubiriza abantu okuyingira mu mulyango omufunda; anakuwalira Yerusaalemi |
||||||
Oboolyawo e Pereya |
Ayigiriza ku bwetoowaze; engero: ebifo eby’oku mwanjo n’abaayitibwa ne beekwasa obusongasonga |
|||||
Ebizingirwa mu kuba omuyigirizwa |
||||||
Engero: endiga eyabula, ssente ezaabula, omwana omujaajaamya |
||||||
Engero: omuwanika omubi, omugagga ne Lazaalo |
||||||
Ayigiriza ku kwesittala, okusonyiwa, n’okukkiriza |
||||||
Bessaniya |
Lazaalo afa era n’azuukizibwa |
|||||
Yerusaalemi; Efulayimu |
Olukwe okutta Yesu; avaayo n’agenda |
|||||
Samaliya; Ggaliraaya |
Awonya abagenge ekkumi; ayogera ku ngeri Obwakabaka gye bunajja |
|||||
Samaliya oba Ggaliraaya |
Engero: nnamwandu atakoowa, Omufalisaayo n’oyo asolooza omusolo |
|||||
Pereya |
Ebikwata ku bufumbo n’okugoba abakazi |
|||||
Awa abaana omukisa |
||||||
Omusajja omugagga amubuuza ekibuuzo; olugero lw’abakozi mu nnimiro y’emizabbibu abaweebwa empeera y’emu |
||||||
Oboolyawo mu Pereya |
Ayogera ku kufa kwe omulundi ogw’okusatu |
|||||
Yakobo ne Yokaana basaba ebifo mu Bwakabaka |
||||||
Yeriko |
Ayita mu kibuga, awonya abazibe babiri; akyalira Zaakayo; olugero lwa mina ekkumi |