Yakuwa Yeeyongera Okulaga Okwagala Okutajjulukuka
Weetegereze engeri Yusufu gye yakiraga nti ayagala Katonda awamu n’abantu wadde nga yayolekagana n’ebizibu, era weetegereze n’engeri Yakuwa gye yamulagamu okwagala ng’ali mu mbeera enzibu. Ebiri mu muzannyo guno byesigamiziddwa ku Olubereberye 37:1-36; 39:1–47:12.