Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
  1. 1. Lwaki tulina okunyweza okukkiriza kwaffe kati? (Beb. 10:39)

  2. 2. Tuyinza tutya “okulaba” Yakuwa wadde nga talabika? (Beb. 11:27)

  3. 3. Lwaki kikulu okwekenneenya obunnabbi obuli mu Bayibuli? (Bar. 10:17)

  4. 4. Omwoyo omutukuvu guyinza gutya okutuyamba okunyweza okukkiriza kwaffe? (Luk. 11:13; Bag. 5:22)

  5. 5. Tuyinza tutya okuyamba abalala okunyweza okukkiriza kwabwe? (1 Bas. 2:7, 8)

  6. 6. Lwaki tusaanidde ‘okwekaliriza Yesu, Omubaka Omukulu era Omutuukiriza w’okukkiriza kwaffe’? (Beb. 12:2, 3)