Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
  1. 1. Tunaaganyulwa tutya mu kwoleka okukkiriza? (Yok. 3:16)

  2. 2. Tuyinza tutya okukoppa okukkiriza kwa Isaaka ne Lebbeeka, Eseza, ne Timoseewo? (Mub. 4:11, 12; Zab. 119:46; 2 Tim. 1:5)

  3. 3. Kiki ekinaatuyamba okweyongera okubuulira wadde nga twolekagana n’okusoomooza? (2 Kol. 4:13)

  4. 4. Tuyinza tutya ‘okutambula olw’okukkiriza’ buli lunaku? (2 Kol. 5:7)

  5. 5. Kiki kye tusaanidde okukola okusobola okumanyibwa Yakuwa? (2 Tim. 2:19; Yak. 4:6; 2 Kol. 13:5)