Olwokutaano
“Twongere okukkiriza”—Lukka 17:5
KU MAKYA
-
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
-
3:30 Oluyimba 5 n’Okusaba
-
3:40 OKWOGERA KWA SSENTEBE: Okukkiriza kwa Maanyi Kwenkana Wa? (Matayo 17:19, 20; Abebbulaniya 11:1)
-
4:10 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ensonga Lwaki . . .
-
• Tukkiriza nti Katonda Gyali (Abeefeso 2:1, 12; Abebbulaniya 11:3)
-
• Tukkiririza mu Kigambo kya Katonda (Isaaya 46:10)
-
• Tukkiririza mu Mitindo gya Katonda Egikwata ku Mpisa (Isaaya 48:17)
-
• Tukkiriza nti Katonda Atwagala (Yokaana 6:44)
-
-
5:05 Oluyimba 37 n’Ebirango
-
5:15 EBIRI MU BAYIBULI NGA BISOMEBWA NG’OMUZANNYO: Nuuwa—Okukkiriza Kwamuleetera Okugondera Katonda (Olubereberye 6:1–8:22; 9:8-16)
-
5:45 ‘Mube n’Okukkiriza era Temubuusabuusa’ (Matayo 21:21, 22)
-
6:15 Oluyimba 118 n’Okuwummulamu
OLWEGGULO
-
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
-
7:45 Oluyimba 2
-
7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ebitonde ka Bikuyambe Okunyweza Okukkiriza Kwo
-
• Emmunyeenye (Isaaya 40:26)
-
• Agayanja Aganene (Zabbuli 93:4)
-
• Ebibira (Zabbuli 37:10, 11, 29)
-
• Embuyaga n’Amazzi (Zabbuli 147:17, 18)
-
• Ebiramu eby’Omu Nnyanja (Zabbuli 104:27, 28)
-
• Emibiri Gyaffe (Isaaya 33:24)
-
-
8:50 Oluyimba 148 n’Ebirango
-
9:00 Ebikolwa bya Yakuwa eby’Amaanyi Binyweza Okukkiriza Kwaffe (Isaaya 43:10; Abebbulaniya 11:32-35)
-
9:20 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Koppa Abo Abaalina Okukkiriza, So Si Abo Abataalina Kukkiriza
-
• Abbeeri, So Si Kayini (Abebbulaniya 11:4)
-
• Enoka, So Si Lameka (Abebbulaniya 11:5)
-
• Nuuwa, So Si Abantu ab’Omu Kiseera Kye (Abebbulaniya 11:7)
-
• Musa, So Si Falaawo (Abebbulaniya 11:24-26)
-
• Abayigirizwa ba Yesu, So Si Abafalisaayo (Ebikolwa 5:29)
-
-
10:15 “Mwekeberenga Mulabe Obanga Muli mu Kukkiriza”—Mu Ngeri Ki? (2 Abakkolinso 13:5, 11)
-
10:50 Oluyimba 119 n’Okusaba