Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
  1. 1. Tuyinza tutya okukiraga nti tusiima ekifo kye tulina mu maka ga Yakuwa? (Bef. 4:3)

  2. 2. Tuyinza tutya okuleetera abalala okuwulira nga bafiibwako, era lwaki kikulu? (Bar. 15:7)

  3. 3. Tuyinza tutya okuyamba abantu bangi nga bwe kisoboka okufuuka ab’omu maka ga Yakuwa? (Bef. 2:17; 6:15)

  4. 4. Tuyinza tutya okubeera abantu abaleetawo emirembe? (Bef. 4:29; 5:1, 2; 6:13)

  5. 5. Kiki ekinaatuyamba okweyongera okwagala bakkiriza bannaffe? (Bef. 1:15, 16)

© 2022 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

CA-copgm23-LU