Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ebirina Okumanyibwa Abanaabaawo ku Lukuŋŋaana Luno

Ebirina Okumanyibwa Abanaabaawo ku Lukuŋŋaana Luno

Okubatizibwa Abakadde b’omu kibiina kyammwe bakoze enteekateeka ezituukana n’embeera y’omu kitundu kyammwe, abo abanaabatizibwa babatizibwe oluvannyuma lwa programu y’Olwomukaaga ku makya.

Okuwaayo Olukuŋŋaana luno luvvuunuddwa mu nnimi ezisukka mu 500. Ssente ze muwaayo ze ziwagira omulimu ogukolebwa mu nsi yonna. Osobola okuwaayo ng’oyitira ku mukutu gwa donate.pr418.com. Kyonna kye muba musobodde okuwaayo kisiimibwa nnyo. Akakiiko Akafuzi kabeebaza nnyo olwa ssente ze muwaayo okuwagira emirimu gy’Obwakabaka.

Lutegekeddwa Akakiiko Akafuzi ak’Abajulirwa ba Yakuwa

© 2022 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania