Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2023-2024 Olubaako Akiikiridde Ettabi

Muyingire mu Kiwummulo kya Katonda!

Enteekateeka ya Programu ey’ekitundu eky’oku makya n’eky’olweggulo eby’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu olubaako akiikiridde ettabi.

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ebibuuzo bino bijja kuba nga kuddibwamu mu programu y’Olukuŋŋaana.