Lwamukaaga
‘Mugumiikirize Bonna’—1 Abassessalonika 5:14
Ku Makya
-
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
-
3:30 Oluyimba 58 n’Okusaba
-
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: “Tukiraga nti Tuli Baweereza ba Katonda . . . mu Kuba Abagumiikiriza”
-
• Nga Tubuulira (Ebikolwa 26:29; 2 Abakkolinso 6:4, 6)
-
• Nga Tuyigiriza Abayizi ba Bayibuli (Yokaana 16:12)
-
• Nga Tuzziŋŋanamu Amaanyi (1 Abassessalonika 5:11)
-
• Nga Tuweereza ng’Abakadde (2 Timoseewo 4:2)
-
-
4:30 Mmwe Abalagiddwa Obugumiikiriza, Mugumiikirize Abalala! (Matayo 7:1, 2; 18:23-35)
-
4:50 Oluyimba 138 n’Ebirango
-
5:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: ‘Buli Omu Agumiikirize Munne mu Kwagala’
-
• Ab’Eŋŋanda Abatali Bakkiriza (Abakkolosaayi 4:6)
-
• Munno mu Bufumbo (Engero 19:11)
-
• Abaana Bo (2 Timoseewo 3:14)
-
• Ab’Omu Maka Gaffe Abaliko Obulemu oba Abakaddiye (Abebbulaniya 13:16)
-
-
5:45 OKUBATIZIBWA: Obugumiikiriza bwa Yakuwa Bwe Bulokozi Bwaffe! (2 Peetero 3:13-15)
-
6:15 Oluyimba 75 n’Okuwummulamu
Olweggulo
-
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
-
7:45 Oluyimba 106
-
7:50 Lwaki Tetusaanidde Kutwalirizibwa Essanyu ery’Akaseera Obuseera? (1 Abassessalonika 4:3-5; 1 Yokaana 2:17)
-
8:15 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: “Okuba Omugumiikiriza Kisinga Okuba ow’Amalala”
-
• Koppa Abbeeri, So Si Adamu (Omubuulizi 7:8)
-
• Koppa Yakobo, So Si Esawu (Abebbulaniya 12:16)
-
• Koppa Musa, So Si Koola (Okubala 16:9, 10)
-
• Koppa Samwiri, So Si Sawulo (1 Samwiri 15:22)
-
• Koppa Yonasaani, So Si Abusaalomu (1 Samwiri 23:16-18)
-
-
9:15 Oluyimba 87 n’Ebirango
-
9:25 OMUZANNYO: “Amakubo Go Gakwasenga Yakuwa”—Ekitundu 1 (Zabbuli 37:5)
-
9:55 “Bwe Tuyigganyizibwa, Tugumiikiriza” (1 Abakkolinso 4:12; Abaruumi 12:14, 21)
-
10:30 Oluyimba 79 n’Okusaba Okufundikira