Emiwendo Emigatte Egya 2023
Ofiisi z’Amatabi ez’Abajulirwa ba Yakuwa: 85
Ensi Omulimu Gwaffe Gye Gukolebwa: 239
Ebibiina: 118,177
Abaaliwo ku Kijjukizo mu Nsi Yonna: 20,461,767
Abaalya ku Mugaati era ne Banywa ku Nvinnyo: 22,312
Ababuulizi Bonna a: 8,816,562
Ababuulizi Ababuulira Buli Mwezi: 8,625,042
Okweyongera Okubaddewo Okuva mu 2022: 1.3
Abaabatizibwa b: 269,517
Abaaweereza nga Bapayoniya c Buli Mwezi: 1,570,906
Abaaweereza nga Bapayoniya Abawagizi Buli Mwezi: 738,457
Essaawa ze Baamala nga Babuulira: 1,791,490,713
Abayizi ba Bayibuli d Buli Mwezi: 7,281,212
Omwaka gw’obuweereza ogwa 2023 gwatandika okuva nga Ssebutemba 1, 2022, okutuuka nga Agusito 31, 2023.
a Omubuulizi y’oyo eyeenyigira mu kubuulira amawulire amalungi agakwata ku Bwakabaka bwa Katonda. (Matayo 24:14) Okusobola okutegeera engeri gye tumanyaamu omuwendo gw’ababuulizi, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Many of Jehovah’s Witnesses Are There Worldwide?” (“Abajulirwa ba Yakuwa Bali Bameka mu Nsi Yonna?”)
b Okumanya ebisaanyizo omuntu by’alina okutuukiriza okusobola okubatizibwa ng’omu ku Bajulirwa ba Yakuwa, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Do I Become One of Jehovah’s Witnesses?” (“Nfuuka Ntya Omujulirwa wa Yakuwa?”)
c Payoniya ye Mujulirwa wa Yakuwa assaawo ekyokulabirako ekirungi era eyeewaayo okubuulira amawulire amalungi okumala essaawa engereke buli mwezi.
d Okumanya ebisingawo laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, Enteekateeka y’Abajulirwa ba Yakuwa ey’Okuyigiriza Abantu Bayibuli Ebeera Etya?