Okukuyamba Okutegeera Baibuli
Okukuyamba Okutegeera Baibuli
Baibuli erimu obubaka obukulu bwe weetaaga okumanya.
• Ennyonnyola Omutonzi ky’ayogera ku kigendererwa ky’obulamu.
• Erimu okubuulirira okusingayo obulungi okukwata ku ngeri y’okwaŋŋangamu ebizibu by’obulamu kati.
• Eraga omuntu kye yeetaaga okukola okusobola okusiimibwa Katonda bw’aliba ng’asala omusango.
Abantu abasukka mu 5,000,000 mu nsi yonna bayigirizibwa Baibuli.
Naawe osobola okukolerwa enteekateeka ey’okuyigirizibwa. TEWABA KUSASULA.
Tuwandiikire ng’okozesa emu ku ndagiriro eziweereddwa wammanga oba buuza omu ku Bajulirwa ba Yakuwa abali mu kitundu kyo.