Essomo 5
1 Abassessaloniika 5:18
Mukwano gwo bw’akuwa ekirabo oba bw’akukolera ekintu ekirungi, osanyuka nnyo!
Naye teweerabiranga kumugamba nti, “Weebale nnyo!”
EBY’OKUKOLA
Somera omwana wo:
1 Abassessaloniika 5:18
Gamba omwana wo asonge ku:
Ekirabo Omulenzi
Oluggi Emmere
Ekibala Essimu
Buuza omwana wo:
Lwaki kirungi okwebaza?