‘Ensi Ennungi era Engazi’
‘Ensi Ennungi era Engazi’
NGA Musa ali kumpi n’ekisaka ekyaka omuliro, Katonda yamugamba nti ‘Ajja kununula abantu Be okuva mu mukono gw’Abamisiri, abayingize mu nsi ennungi era engazi, ejjudde amata n’omubisi gw’enjuki.’—Kuv 3:8.
Ebifaananyi ebyo ebibiri bisobola okukuyamba okulabira ddala obulungi ebifo ebitali bimu n’engeri Ensi Ensuubize gye yali efaananamu. (Ebifo ebigulumivu bigaziyiziddwa ku mmapu.) Kebera ku kipande ekisiige olabe obugulumivu bw’ebifo.
Ekipande ekiri wansi kiwa engeri emu ey’okulagamu ebifo by’ensi. Osobola okuzuula ebifo bino n’Ebyawandiikibwa ebibyogerako mu kitabo “All Scripture Is Inspired of God and Beneficial” (Essomo 1, empapula 270-8) ne mu Insight on the Scriptures (Omuzingo 2, empapula 568-71). *
[Obugambo obuli wansi]
^ lup. 4 Bikubibwa Abajulirwa ba Yakuwa
[Ekipande/Mmaapu eri ku lupapula 12, 13]
(Bw’oba oyagala okulaba bwe bifaananira ddala, genda mu katabo)
Engeri Ekifo gy’ekyakulamu
Ekipande Ekiraga Ensi Bwe Yali Efaanana
A. Olubalama lw’Ennyanja Ennene
B. Ensenyi z’Ebugwanjuba bwa Yoludaani
1. Olusenyi lwa Aseri
2. Olubalama lwa Doli
3. Eddundiro lya Saloni
4. Olusenyi lwa Bufirisuuti
5. Ekiwonvu ky’Omu Masekkati g’Ebuvanjuba n’Ebugwanjuba
a. Olusenyi lwa Megiddo
b. Olusenyi lwa Yezuleeri
C. Ensozi ez’Ebugwanjuba bwa Yoludaani
1. Obusozi bw’e Ggaliraaya
2. Obusozi bw’e Kalumeeri
3. Obusozi bw’e Samaliya
4. Ensi ey’Ensozi (ensozi ennyimpi)
5. Ekitundu ky’Ensozi Ekya Yuda
6. Eddungu lya Yuda
7. Negebu
8. Eddungu lya Palani
D. Alabba (Ekiwonvu)
1. Kula, Omuli Emigga Emingi
2. Ekitundu ky’Ennyanja ey’e Ggaliraaya
3. Ekiwonvu kya Yoludaani
4. Ennyanja ey’Omunnyo (Ennyanja Enfu)
5. Alabba (ebukiika kkono bw’Ennyanja ey’Omunnyo)
E. Ensozi n’Ensi ey’Omuseetwe eri Ebuvanjuba bwa Yoludaani
1. Basani
2. Gireyaadi
3. Amoni ne Mowaabu
4. Ensozi za Edomu
F. Ensozi za Lebanooni
Ensi Ensuubize
mita
2,500 7,500
2,000 6,000
1,500 4,500
1,000 3,000 Ekitundu ky’Ensozi Ensi ya
Ekya Yuda Mowaabu
500 1,500
Ensi ey’Ensozi Eddungu lya
Olusenyi lwa Yuda
Bufirisuuti Ekiwonvu
0 0 (Ekkomo ly’Ennyanja)
Ennyanja ey’Omunnyo
-500 -1,500
[Ekifaananyi ekiri ku lupapula 13]
Olusosi Kerumoli (2,814 m; 9,232 ft)
[Ekifaananyi ekiri ku lupapula 13]
Olukalu lw’Ennyanja ey’Omunnyo; ekifo ekisingayo okuba wansi ku nsi (kiringa mita 400, ffuuti 1,300 wansi w’agayanja aganene)