Ani Eyakutonda?
Ani Eyakutonda?
1 Katonda yakola eggulu n’ensi.—Olubereberye 1:1
2 Katonda alina erinya. Erinya lye ye Yakuwa.—Zabuli 83:18
Yakuwa abeera mu ggulu. Mwooyo. Toyinza kumulaba.—Isaaya 66:1; Yokaana 1:18; 4:24
3 Yakuwa Katonda yakola bamalaika bangi mu ggulu. Nabo myooyo.Bonna baali balungi.Edda nga orusi befuula nga abantu olw’abantu okusobola okubalaba.—Abaebbulaniya 1:7
4 Yakuwa ebisola yabitonda dda, nga tanatonda muntu.—5 Yakuwa era yakola omuntu erinya lye Adamu ne mukaziwe erinya lye Kaawa.—Olubereberye 1:27
Katonda nabateeka mu lusuku olulungi enyo, oba Paradaizi. Yakolera Adamu omukazi omu yekka. Omusajja nga wakubanga ne mukaziwe omu.—Olubereberye 2:8, 21, 22, 24
6 Omuntu mmeeme (Omukka omulamu).—Olubereberye 2:7
7 Ebisolo nabyo mmeme.—Olubereberye 1:24