Katonda Alizikiriza Abantu Ababi Nate?
Katonda Alizikiriza Abantu Ababi Nate?
22 Ne mu nnaku zino, abantu babi nyo. Bintu ki ebibi ebikolebwa wano?
23 Abamu batta banaabwe. Katonda agamba nti kino tokikolanga.—Okuva 20:13; 1 Yokaana 3:11, 12
24 Abamu babba. Katonda agamba nti tobbanga.—25 Abantu abamu bawasa abakazi bangi. Abalala baba nabakazi babiri oba okusingawo mu maka agenjawulo. Ate abasajja nabakazi abamu babera wamu ssonga tebafumbiriganwanga. Bino byonna Baibuli tebikiriza.—Matayo 19:4-6; 1 Abakkolinso 7:1-4; 1 Timoseewo 3:1, 2
26 Ojjukira nga Katonda yawa Adamu omukazi omu yekka?—Olubereberye 2:22, 24
Okuva 20:4, 5; Isaaya 44:9-17; 1 Yokaana 5:21
27 Abamu basinza ebifananyi. Katonda agamba nti tokozesanga bifanyi mu kusinza.—28 Yakuwa alizikiriza ababi abatakyuuka.—Zabbuli 37:9, 10; Lukka 13:5; 1 Abakkolinso 6:9, 10