Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Katonda Azikiriza Ensi Embi

Katonda Azikiriza Ensi Embi

Katonda Azikiriza Ensi Embi

18 Abaana ba Adamu bafuuka bangi. Era nabo empisa zaabwe nezonaneka nnyo. Katonda nasalawo okubazikiriza.Olubereberye 6:1, 5, 7

19 Naye waliwo omusajja omulungi erinya lye Nuuwa.Olubereberye 6:8, 9

Yakuwa Katonda namugamba okuzimba eryaato eddene ennyo ye nab’enyubaye mwebali ab’okulokolerwa nga ababi bazikirizibwa. Eryato lina lyalinga ekisanduko ekinene.—Olubereberye 6:1314

20 Bayingiza ebisolo bingi mu lyato.—Olubereberye 6:19-21

21 Yakuwa natonyesa enkuba nnyingi. Abantu ababi nebaata. Abo abaali mu lyaato bebawona. Omanyi lwaki bawona?Olubereberye 6:17; 7:11, 12, 21; 1 Peetero 3:10-12