Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Lwaki Abantu Bafa?

Lwaki Abantu Bafa?

Lwaki Abantu Bafa?

8 Yakuwa Katonda yayagala omuntu afuule ensi yonna erabika

bulungi nyo—paradaizi eyokunyumira bonna.Olubereberye 1:28

Abantu balibadde balamu emirembe gyonna, ssinga Adamu ne Kaawo bagondera Yakuwa. Bagambibwa obutalya ku muti ogwokumanya obulungi n’obubi.Olubereberye 2:15-17

9 Malaika omu yayononeka nakozesa omusota okuletera Kaawa ne Adamu okujemera Katonda.Olubereberye 3:1-6

10 Malaika omwononefu nayitibwa ‘Omulyolyomi era Setaani.’Okubikkulirwa 12:9

11 Yakuwa yagoba abajeemu ababiri okuva mu Paradaizi.Olubereberye 3:23, 24

12 Adamu ne Kaawa bazaala abaana, naye amaka gonna nga simasanyufu.Olubereberye 3:17, 18

13 Baali balina okukaddiwa n’okufa, nga Yakuwa bweyali ayogedde.

Olubereberye 3:19; Abaruumi 5:12

14 Kyebaava bafa nga ensolo.

Emmeeme zonna ku nsi zifa.Omubuulizi 3:18-20; Ezeekyeri 18:4