Obufuzi Bwomu Ggulu Buleera Emikisa ku Nsi
Obufuzi Bwomu Ggulu Buleera Emikisa ku Nsi
41 Yakuwa yafula Yesu Kabaka mu ggulu.—Isaaya 9:6; Danyeri 7:13, 14; Ebikolwa By’Abatume 2:32-36
42 Ajja kufuga ensi yonna.—Danyeri 7:14; Matayo 28:18
43 Ojjukira ekiriba ku bantu ababi?—44 Ojjukira erinya lya malaika eyasooka okwonoona? Yesu alimujjawo awamu neba malaika abalala ababi. Ebifananyi byabwe birizikirizibwa.—Abaebbulaniya 2:14; Okubikkulirwa 20:2, 10
45 Yesu alikolera abantu abawulize ebintu bingi ebirungi.—Abaebbulaniya 5:9
46 Tewalibaawo alwaala nate.—Isaaya 33:24; Okubikkulirwa 22:1, 2
Ojjukira Yesu bweyawonya abalwadde?
47 Buli muntu aliba n’ebintu ebirungi.—48 Katonda ajjukira n’abantu abaafa. Alikozesa Yesu okubaza mu bulamu nate. Kino kiyitibwa kuzuukira.—Yokaana 5:28, 29; 11:25
Okubikkulirwa 21:4; Isaaya 65:25; Zabbuli 37:11, 29
49 Oluvanyuma l’wokuttibwa kwa babi bonna, tewalibaawo afa nate. Nebisolo eby’omunsiko tebiriba bikambwe. Buli omu anasanyukanga emirembe gyonna.—