Okufa Kye Ki?
Okufa Kye Ki?
15 Omuntu bwafa, adda mu ttaka. Taddayo kumanya kintu kyonna nate.—Zabbuli 146:4
Abafu tebayinza kwogera naawe oba okukola ekintu kyonna.—Omubuulizi 9:5, 10
16 Naye bamalaika bangi bayononeka. Kakano befuula okuba abantu abaafa. Bagala batukirizise nti tetufiira ddala.—Olubereberye 6:1, 2; Yuda 6
17 Kale Yakuwa Katonda tayagala tukirize bamalaika abo abayononeka, abayitibwa balubaale.—Okuva 22:18; Ekyamateeka Olwokubiri 18:10, 11; 32:17
Tayagala tusamire, tuloge oba okubandwa.—Abaggalatiya 5:19-21