Emmeeme Tefa?
Emmeeme Tefa?
▸ Eddiini ezisinga obungi ziyigiriza nti ekintu ekiri munda mu muntu—emmeeme, omwoyo, omuzimu—tekifa era kyeyongera okuba ekiramu oluvannyuma lw’okufa. Ekyo kituufu?
▸ Enjigiriza y’obutafa bw’emmeeme yatandika etya?
▸ Enjigiriza eno yafuuka etya enkulu mu madiini agasinga obungi mu kiseera kyaffe?
▸ Emmeeme ddala kye ki?
▸ Lwaki tufa?
▸ Kiki ekituuka ku mmeeme ku kufa?
▸ Essuubi eri abafu—n’eri abalamu lye liruwa?
▸ Ky’okkiriza ku mmeeme ddala kikulu?
Eby’okuddamu mu bibuuzo bino eby’amazima era ebimatiza bisangibwa mu kitabo ekisingayo obukadde ekyali kiwandiikiddwa. Oyanirizibwa okubyekenneenya mu brocuwa eno.