Ab’Eŋŋanda z’Omwami oba Omukyala
Lwaki abazadde n’ab’eŋŋanda z’omwami oba omukyala tebasaanidde kweyingiza mu nsonga ezikwata ku bufumbo bwa baana baabwe?
Laba ne Zb 34:14; Mat 5:9; Bar 12:18; 14:10-13
Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Kuv 18:1-27—Nnabbi Musa ne Yesero, kitaawe wa mukazi we, bawaŋŋana ekitiibwa