Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Eby’Okwesanyusaamu

Eby’Okwesanyusaamu

Kikyamu Abakristaayo okwewummuzaamu n’okwesanyusaamu?

Mub 2:24; 3:​12, 13; 4:6

  • Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Mak 6:​31, 32​—Wadde nga Yesu alina eby’okukola bingi, ye n’abatume be basalawo okugenda bawummuleko

Misingi ki egiyinza okutuyamba obutakkiriza bya kwesanyusaamu kutulemesa kwenyigira mu bintu eby’omwoyo?

Lwaki tusaanidde okwewala eby’okwesanyusaamu ebirimu ebintu eby’obugwenyufu?

Lwaki tusaanidde okwewala eby’okwesanyusaamu ebirimu okuvuganya ennyo?

Lwaki tusaanidde okwewala eby’okwesanyusaamu ebirimu ebikolwa eby’obukambwe?

Bisesa bya ngeri ki oba kusaaga kwa ngeri ki Abakristaayo kwe basaanidde okwewala?

Lwaki tusaanidde okulowooza ku muntu ow’omunda ow’abalala nga tusalawo ebikwata ku by’okwesanyusaamu?