Ekibala ky’Omwoyo gwa Katonda
Ekibala ky’omwoyo gwa Katonda kye ki, era lwaki tusaanidde okuba abeetoowaze bwe tuba nga twagala okufuna omwoyo omutukuvu?
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Zb 143:1, 4-11—Kabaka Dawudi bw’aba mu nnaku ey’amaanyi, afumiitiriza ku bikolwa bya Yakuwa era amusaba amuwe omwoyo omutukuvu
Luk 11:9-13—Yesu akozesa ekyokulabirako okutulaga nti Yakuwa mwetegefu okuwa omwoyo omutukuvu abo abagumusaba