Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Emikwano

Emikwano

Mikwano ki egisingayo obulungi omuntu gy’asobola okufuna?

Zb 25:14; Yok 15:​13-15; Yak 2:23

Laba ne Nge 3:32

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Lub 5:​22-24​—Enoka alina omukwano ogw’oku lusegere ne Katonda

    • Lub 6:9​—Okufaananako jjajjaawe Enoka, Nuuwa atambula ne Katonda

Lwaki twetaaga emikwano emirungi?

Nge 13:20; 17:17; 18:24; 27:17

Laba ne Nge 18:1

Lwaki twetaaga okukuŋŋaananga awamu ne bakkiriza bannaffe?

Tuyinza tutya okuba ab’emikwano abalungi n’okufuna emikwano emirungi?

Lwaki kya kabi okufuula abo abatayagala Yakuwa mikwano gyaffe egy’oku lusegere?

Nge 13:20; 1Ko 15:33; Bef 5:​6-9

Laba ne 1Pe 4:​3-5; 1Yo 2:​15-17

Laba ne “Okubeera Mukwano gw’Ensi

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Lub 34:​1, 2​—Dina afuna emikwano emibi, era ne kimuviiirako okufuna ebizibu eby’amaanyi

    • 2By 18:​1-3; 19:​1, 2​—Yakuwa anenya Kabaka Yekosafaati olw’enkolagana ey’amaanyi ne Kabaka Akabu omubi

Twandyewaze okuba n’enkolagana yonna n’abantu abatasinza Yakuwa Katonda?

Lwaki kikyamu okufumbiriganwa n’omuntu atali muweereza wa Yakuwa omubatize?

Laba “Obufumbo

Lwaki tusaanidde okwewala okukolagana n’abo ababa bagobeddwa mu kibiina Ekikristaayo?