Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Essanyu

Essanyu

Kiki ekiraga nti Yakuwa musanyufu?

Biki ebituleetera okuba abasanyufu?

Zb 100:2; Mub 8:15; Is 65:​14, 18; Baf 4:​1, 4

Laba ne Zb 64:10; Is 61:10; Mat 5:​11, 12

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Zb 16:​7-9, 11​—Omuwandiisi wa zabbuli, Dawudi, musanyufu nnyo olw’okuba alina enkolagana ennungi ne Yakuwa

    • Beb 12:​1-3​—Omutume Pawulo alaga nti okufaananako Yesu, tusobola okuba abasanyufu olw’essuubi lye tulina ne bwe tuba nga twolekagana n’ebizibu