Obulungi
Kiki ekiraga nti Yakuwa mulungi?
Laba ne Yer 31:12, 13; Zek 9:16, 17
-
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Kuv 33:17-20; 34:5-7—Yakuwa awa Musa okwolesebwa okulaga obulungi bwe, era Musa ategeera n’engeri endala ennungi Yakuwa z’alina
-
Mak 10:17, 18—Yesu alaga nti buli kintu ekirungi kiva eri Yakuwa era nti Yakuwa y’atuteerawo emitindo egikwata ku kirungi
-
Lwaki kikulu okuba abantu abalungi?