Okuba ow’Amazima
Ma 25:13-16; 2Ko 8:21; Bef 4:25; Beb 13:18
Laba ne Yob 6:25; Nge 3:32; 6:16-19; 2Ko 6:3, 4, 7, 8
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Zb 15:1-5—Ekimu ku bisaanyizo mikwano gya Yakuwa bye balina okutuukiriza kwe kubeera ab’amazima
Bik 5:1-10—Ananiya ne Safira babonerezebwa olw’obutayogera mazima