Okubeera Mukwano gw’Ensi
Ani afuga ensi leero?
-
Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Luk 4:5-8—Sitaani asuubiza okuwa Yesu obufuzi bw’ensi, era Yesu tamuwakanya nti tabulinaako buyinza
-
Okubeera mikwano gy’ensi kikwata kitya ku nkolagana yaffe ne Yakuwa?
Laba ne Yak 1:27
-
Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
2By 18:1-3; 19:1, 2—Kabaka Yekosafaati bamunenya olw’okukola omukwano ne Kabaka Akabu omubi
-
Okumanya engeri Yakuwa gy’atwalamu ensi kikwata kitya ku mikwano gye tulonda?
Laba “Emikwano”
Lwaki tusaanidde okwewala endowooza ensi gy’erina ku ssente n’ebintu?
Lwaki tusaanidde okwewala endowooza ensi gy’erina ku by’okwegatta?
Lwaki Abakristaayo basaanidde okwewala okugulumiza abantu n’ebibiina by’abantu?
-
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Bik 12:21-23—Yakuwa atta Kabaka Kerode Agulipa I olw’okuleka abantu okumusinza
-
Kub 22:8, 9—Malayika ow’amaanyi agaana omutume Yokaana okufukamira okumusinza; amugamba nti Yakuwa yekka y’alina okusinzibwa
-
Lwaki Abakristaayo tebaliiko ludda lwe bawagira mu by’obufuzi oba mu bintu ebitumbula mwoyo gwa ggwanga?
Lwaki Abakristaayo tebeenyigira mu kusinza kw’amadiini malala?
Laba “Okugattika Enzikiriza”
Lwaki Abakristaayo tebekkiriranya ku bikwata ku mitindo gya Yakuwa?
Luk 10:16; Bak 2:8; 1Se 4:7, 8; 2Ti 4:3-5
Laba ne Luk 7:30
Lwaki ensi ekyawa era eyigganya abagoberezi ba Kristo?
Lwaki si kya magezi okwagala ebintu by’ensi?
Abakristaayo balaga batya okwagala n’ekisa abo abataweereza Yakuwa?
Lwaki Abakristaayo basaanidde okussa ekitiibwa mu mateeka g’ensi mwe babeera, mu bafuzi, ne mu bakungu?