Okubuusabuusa
Bwe tuba tulowooza nti tetuli ba mugaso mu maaso ga Yakuwa, ekyo kiyinza kutuleetera kuwulira tutya?
Kbl 11:14, 15; 1Sk 19:1-4; Yob 3:3; Yer 15:10
-
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Dan 10:8-11, 18, 19—Nnabbi Danyeri awulira ng’aweddemu amaanyi, naye addamu amaanyi malayika bw’amugamba nti wa muwendo nnyo eri Yakuwa
-
Mat 10:29-31—Yesu akozesa ekyokulabirako ky’enkazaluggya okulaga nti Yakuwa atwagala era atufaako nnyo
-
-
Ebyawandiikibwa ebizzaamu amaanyi: