Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okukangavvula

Okukangavvula

Lwaki Bayibuli y’erimu obulagirizi obusingayo obulungi?

Lwaki ffenna twetaaga okuweebwa obulagirizi n’okuwabulwa?

Yakuwa bw’atukangavvula kiba kiraga ki?

Nge 3:​11, 12; Beb 12:​7-9

Laba ne Ma 8:5; Nge 13:24; Kub 3:19

Lwaki kya magezi okukkiriza okukangavvulwa Katonda?

Kiki ekiyinza okutuuka ku abo abagaana okukangavvulwa Katonda?

Nge 1:​24-26; 13:18; 15:32; 29:1

Laba ne Yer 7:​27, 28, 32-34

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Yer 5:​3-7​—Abantu ba Katonda bakakanyaza emitima gyabwe ne bagaana okukyusaamu nga bakangavvuddwa, era ekyo kibaviirako okubonerezebwa ennyo

    • Zef 3:​1-8​—Olw’okuba abantu b’omu Yerusaalemi bagaana okukolera ku kukangavvula okuva eri Yakuwa, bafuna ebizibu eby’amaanyi

Tuganyulwa tutya bwe tukkiriza okukangavvula Yakuwa kw’atuwa?

Nge 4:13; 1Ko 11:32; Tit 1:13; Beb 12:​10, 11

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Ma 30:​1-6​—Nnabbi Musa agamba abantu nti bwe bakolera ku kukangavvula okuva eri Yakuwa, bajja kufuna emikisa

    • 2By 7:​13, 14​—Yakuwa abuulira Kabaka Sulemaani ebirungi ebiva mu kukolera ku kukangavvula okuva gy’ali

Tuganyulwa tutya mu kukangavvula okuweebwa abalala?

Lwaki tetusaanidde kusanyuka ng’abalala baweereddwa okukangavvula okw’amaanyi?

Kiki kye tusaanidde okukola okusobola okuganyulwa mu kuwabulwa n’okukangavvula okuva eri Yakuwa?

Yos 1:8; Yak 1:25

Laba ne Ma 17:​18, 19; Zb 119:97

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • 1By 22:​11-13​—Kabaka Dawudi agamba mutabani we Sulemaani nti Yakuwa ajja kumuwa emikisa singa afuba okukolera ku bulagirizi bwe

    • Zb 1:​1-6​—Yakuwa asuubiza okuwa emikisa abo abasoma Ekigambo kye era ne bakifumiitirizaako

Lwaki abazadde abaagala abaana baabwe babakangavvula?

Laba “Abazadde

Abaana basaanidde kutwala batya okukangavvula bazadde baabwe kwe babawa?