Okulimba
Yakuwa atwala atya abo abatatuukiriza bisuubizo byabwe?
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Kuv 9:27, 28, 34, 35—Falaawo akkiriza okuleka abantu ba Katonda okugenda kyokka oluvannyuma ne yeekyusa
Ezk 17:11-15, 19, 20—Yakuwa abonereza Kabaka Zeddeekiya olw’okumenya endagaano gye yakola ne kabaka wa Babulooni
Bik 5:1-10—Ananiya ne Safira balimba bwe bagamba nti bawaddeyo eri ekibiina ssente zonna ze baatunze mu kibanja
Yakuwa atwala atya abo abawaayiriza abalala?
Zb 15:1-3; Nge 6:16-19; 16:28; Bak 3:9
Laba ne Nge 11:13; 1Ti 3:11
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
2Sa 16:1-4; 19:24-30—Ziba awaayiriza mukama we, Mefibosesi
Kub 12:9, 10—Omulyolyomi ayogera eby’obulimba ku baweereza ba Katonda buli kiseera