Okunywa Omwenge
Bayibuli egaana okunywa omwenge ogw’ekigero?
Zb 104:14, 15; Mub 9:7; 10:19; 1Ti 5:23
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Yok 2:1-11—Ekyamagero Yesu ky’asooka okukola, kwe kufuula amazzi omwenge omulungi era ekyo kiwonya abagole okuswala ku mbaga yaabwe
Kabi ki akali mu kunywa omwenge omungi n’okutamiira?
Abaweereza ba Katonda batwala batya obutamiivu?
1Ko 5:11; 6:9, 10; Bef 5:18; 1Ti 3:2, 3
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Lub 9:20-25—Olw’okuba Nuuwa anywa omwenge n’atamiira, kiviirako muzzukulu we okukola ekibi eky’amaanyi
1Sa 25:2, 3, 36—Nabbali, omusajja omukambwe era omusirusiru, akola ebintu ebibi ennyo nga mwe muli n’okunywa omwenge n’atamiira
Dan 5:1-6, 22, 23, 30, 31—Kabaka Berusazza anywa omwenge mungi nnyo era avvoola Yakuwa Katonda; ekiro ekyo kye nnyini attibwa
Lwaki tusaanidde okwegendereza obungi bw’omwenge gwe tunywa, ne bwe kiba nti bwe tugunywa tetutamiira?
Nge 23:20; Is 5:11; Luk 21:34; 1Ti 3:8
Laba ne 1Pe 4:3
Tuyinza tutya okuyamba Mukristaayo munnaffe alina omuze ogw’okunywa ennyo omwenge?
Bar 14:13, 21; 1Ko 13:4, 5; 1Se 4:4
Laba ne “Okwefuga”