Okutya
Okutya ennyo; okukubwa enkyukwe
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Kuv 32:1-4, 21-24—Alooni akola akayana olw’okutya abantu
Mak 14:50, 66-72—Olw’okutya abantu, abatume bonna baabulira Yesu ne badduka, era oluvannyuma Peetero yeegaana Yesu
Ebyawandiikibwa ebizzaamu amaanyi:
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli ebisobola okukuzzaamu amaanyi:
2By 20:1-17, 22-24—Kabaka Yekosafaati n’abantu ba Katonda abalala batya eggye eddene era ery’amaanyi, naye Yakuwa abazzaamu amaanyi era abanunula
Luk 12:4-12—Yesu ayigiriza abagoberezi be nti tebasaanidde kutya bantu oba okweraliikirira ebyo bye banaayogera nga balwanirira okukkiriza kwabwe mu maaso g’ab’obuyinza