Okwefuga
Yakuwa akiraga atya nti yeefuga?
Mbeera ki ezitwetaagisa okwefuga?
Nge 16:32; 25:28; 1Ko 9:25, 27
Laba ne 2Ti 2:23-25; Tit 1:7, 8
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
2Sa 16:5-14—Kabaka Dawudi yeefuga Simeeyi bw’amukolimirira era n’amuweebuula
1Pe 2:21-23—Omutume Peetero alaga nti Yesu yeefuga bwe yavumibwa era n’abonyaabonyezebwa
Kiki ekinaatuyamba okwefuga?
Luk 11:9-13; Bag 5:22, 23; Bef 4:23, 24; Bak 4:2
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Luk 11:5-8—Yesu alaga nti kikulu obutakoowa kusaba buyambi