Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

AKASANDUUKO 10A

Okusinza Okulongoofu Kuzzibwawo Mpolampola

Okusinza Okulongoofu Kuzzibwawo Mpolampola
  • “Ebintu ebikoonagana”

    William Tyndale n’abalala bavvuunula Bayibuli mu Lungereza ne mu nnimi endala

  • “Ebinywa n’ennyama”

    Charles T. Russell ne banne baagenda bazuula amazima agali mu Bayibuli

  • “Ne balamuka ne bayimirira”

    Oluvannyuma lw’abantu ba Yakuwa ‘okulamuka’ mu 1919, baayongera amaanyi mu mulimu gw’okubuulira