Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKITUNDU 8 • EBIKOLWA 21:18–28:31

‘Okubuulira Ebikwata ku Bwakabaka bwa Katonda Awatali Kuziyizibwa’

‘Okubuulira Ebikwata ku Bwakabaka bwa Katonda Awatali Kuziyizibwa’

EBIKOLWA 28:31

Mu kitundu kino tugenda kulaba ebyo ebyaliwo ng’omutume Pawulo alumbiddwa ekibinja ky’abantu abakambwe, ng’asibiddwa mu kkomera, era nga yeewozaako mu maaso g’abakungu ba Rooma. Mu bintu ebyo byonna, Pawulo yeeyongera okuwa obujulirwa ku Bwakabaka bwa Katonda. Ng’osoma ku bintu ebyo ebifundikira ekitabo ky’Ebikolwa by’Abatume, weebuuze, ‘Nnyinza ntya okukoppa omubuulizi w’amawulire amalungi oyo eyali omunyiikivu era omuvumu?’