Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKITUNDU 2 • EBIKOLWA 6:8–9:43

‘Ekibiina Kyatandika Okuyigganyizibwa Ennyo’

‘Ekibiina Kyatandika Okuyigganyizibwa Ennyo’

EBIKOLWA 8:1

Abakristaayo ab’omu kyasa ekyasooka bakkiriza okuyigganyizibwa okubaleetera okulekera awo okuwa obujulirwa ku Bwakabaka bwa Katonda? Nedda. Nga bwe tugenda okulaba mu kitundu kino, okuyigganyizibwa kwaviirako amawulire amalungi okubuulirwa mu bitundu bingi.