Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
  1. Wa we tusobola okuggya amaanyi ge twetaaga? (Yos. 1:9; Zab. 68:35)

  2. Tuyinza tutya okweyongera okunyweza okukkiriza kwaffe? (Beb. 11:6)

  3. Lwaki tuli bakakafu nti tujja kumaliriza omulimu Katonda gwe yatuwa? (Kag. 2:4-9)

  4. Yakuwa atuzzaamu atya amaanyi nga tufunye ebizibu eby’amaanyi? (Zab. 18:6, 30; Bak. 4:10, 11)

  5. Kiki ekinaayamba abavubuka n’abafumbo okuwagira obufuzi bwa Yakuwa? (Mat. 22:37, 39)

  6. Biki ebinaatuyamba ‘okunywerera mu kukkiriza n’okuba ab’amaanyi’? (1 Kol. 16:13; Bar. 15:5; Beb. 5:11–6:1; 12:16, 17)