Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2020-2021—Akiikiridde Ettabi
Laba programu y’olukuŋŋaana luno olunene erimu okwogera kw’omwogezi akiikiridde ettabi. Omutwe gw’olukuŋŋaana gugamba nti, “Musanyuke olw’Ebyo Yakuwa by’Akoze.”
“Musanyuke olw’Ebyo Yakuwa by’Akoze”
Programu ey’oku makya n’ey’olweggulo ey’olukuŋŋaana olunene olujja okubaako akiikiridde ettabi.
Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
Ebibuuzo ebyo bijja kuddibwamu ng’olukuŋŋaana lugenda mu maaso.