Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
  1. 1. Bintu ki ebisatu Yakuwa by’atukolera, ebituleetera essanyu? (Zab. 32:1-10)

  2. 2. Tuyinza tutya okuba abasanyufu mu kiseera kino? (Zab. 5:11, 12; 91:14)

  3. 3. Tuyinza tutya okusigala nga tuli basanyufu mu buweereza wadde nga bulimu okusoomoozebwa okutali kumu? (Bik. 13:50-52; Bar. 5:3-5)

  4. 4. Tuyinza tutya okwewala okwemalira ku bintu ebya bulijjo, ekiyinza okutumalako essanyu? (Luk. 21:34)

  5. 5. Yakuwa atusobozesa atya okuba abasanyufu? (Zab. 92:4, 5)

  6. 6. Biki ebinaatuyamba okuteeka Yakuwa mu maaso gaffe bulijjo? (Bar. 1:20; Ma. 6:6-9; Baf. 4:6; Zab. 16:3)