Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2020-2021—Omulabirizi w’Ekitundu
Kozesa programu eno okugoberera ebinaayigirizibwa ku lukuŋŋaana olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa olunaabeera mu kitundu kyammwe. Omutwe gw’olukuŋŋaana gugamba nti, “Sanyusa Omutima gwa Yakuwa!”
Sanyusa Omutima gwa Yakuwa!
Programu ey’oku makya n’ey’olweggulo ey’olukuŋŋaana olunene olujja okubeerako omulabirizi w’ekitundu.
Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
Ebibuuzo ebyo bijja kuddibwamu ng’olukuŋŋaana lugenda mu maaso.