Programu y’Olukuŋŋaana Olunene Olwa 2019
Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa olwa 2019 olulina omutwe ‘Okwagala Tekulemererwa’!
Olwokutaano
Programu y’Olwokutaano yeesigamiziddwa ku 1 Abassessalonika 4:9—“Katonda abayigiriza okwagalana.”
Olwomukaaga
Programu y’Olwomukaaga yeesigamiziddwa ku Abeefeso 5:2—“Mutambulirenga mu Kwagala.”
Ssande
Programu ya Ssande yeesigamiziddwa ku Yuda 21—‘Mwekuumire mu kwagala kwa Katonda.’
Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana
Ebisobola okuyamba abazze ku lukuŋŋaana olunene.