Lwamukaaga
“Mulangirire amawulire amalungi ag’obulokozi bwe buli lunaku”—Zabbuli 96:2
Ku Makya
-
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
-
3:30 Oluyimba 53 n’Okusaba
-
3:40 “Nnina okubuulira Amawulire Amalungi ag’Obwakabaka” (Lukka 4:43)
-
3:50 OMUZANNYO:
Ebikwata ku Buweereza bwa Yesu: Ekitundu 1
Ekitangaala ky’Ensi —vidiyo II (Matayo 2:1-23; Lukka 2:1-38, 41-52; Yokaana 1:9)
-
4:25 Oluyimba 69 n’Ebirango
-
4:35 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Obunnabbi Obukwata ku Masiya Bwatuukirira!
-
• Omubaka ye Yasooka Okujja (Malaki 3:1; 4:5; Matayo 11:10-14)
-
• Yazaalibwa Omuwala Embeerera (Isaaya 7:14; Matayo 1:18, 22, 23)
-
• Yazaalibwa mu Besirekemu (Mikka 5:2; Lukka 2:4-7)
-
• Yakuumibwa ng’Akyali Muto (Koseya 11:1; Matayo 2:13-15)
-
• Yayitibwa Munnazaaleesi (Isaaya 11:1, 2; Matayo 2:23)
-
• Yajjira mu Kiseera Ekyagerekebwa (Danyeri 9:25; Lukka 3:1, 2, 21, 22)
-
-
5:40 OKUBATIZIBWA: Weeyongere ‘Okugondera Amawulire Amalungi’ (2 Abakkolinso 9:13; 1 Timoseewo 4:12-16; Abebbulaniya 13:17)
-
6:10 Oluyimba 24 n’Okuwummulamu
Olweggulo
-
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
-
7:45 Oluyimba 83
-
7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Wangula Amawulire Amabi ng’Okozesa Amawulire Amalungi
-
• Olugambo (Isaaya 52:7)
-
• Omuntu ow’Omunda bw’Aba Akulumiriza (1 Yokaana 1:7, 9)
-
• Ebiriwo mu Nsi (Matayo 24:14)
-
• Ebintu Ebimalamu Amaanyi (Matayo 11:28-30)
-
-
8:35 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: ‘Yagala Nnyo Okubuulira Amawulire Amalungi’
-
• Tegwali Mulimu gwa Batume Bokka (Abaruumi 1:15; 1 Abassessalonika 1:8)
-
• Kitundu kya Kusinza Kwaffe (Abaruumi 1:9)
-
• Ba n’eky’Okukozesa Ekituufu (Abeefeso 6:15)
-
-
9:15 VIDIYO: Engeri ‘Amawulire Amalungi gye Gabala Ebibala ne Geeyongerayongera mu Nsi Yonna’ (Abakkolosaayi 1:6)
-
9:40 Oluyimba 35 n’Ebirango
-
9:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Weeyongere Okubuulira Amawulire Amalungi
-
• Wonna w’Oba Oli (2 Timoseewo 4:5)
-
• Yonna Katonda gy’Ayagala Ogabuulire (Ebikolwa 16:6-10)
-
-
10:15 Kiki ky’Onookola ‘ku lw’Amawulire Amalungi’? (1 Abakkolinso 9:23; Isaaya 6:8)
-
10:50 Oluyimba 21 n’Okusaba Okufundikira