Agusito 15-21
ZABBULI 102-105
Oluyimba 80 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Ajjukira nti Tuli Nfuufu”: (Ddak. 10)
Zb 103:8-12
—Yakuwa atusonyiwa bwe twenenya (w13 6/15 20 ¶14; w12 7/15 16 ¶17) Zb 103:13, 14
—Yakuwa amanyi bulungi obusobozi bwaffe we bukoma (w15 4/15 26 ¶8; w13 6/15 15 ¶16) Zb 103:19, 22
—Bwe tuwagira obufuzi bwa Yakuwa kiraga nti tusiima ekisa Yakuwa ky’atulaga n’obusaasizi bwe (w10 11/15 25 ¶5; w07-E 12/1 21 ¶1)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Zb 102:12, 27
—Okussa ebirowoozo byaffe ku nkolagana yaffe ne Yakuwa kiyinza kitya okutuyamba nga tuweddemu amaanyi? (w14 3/15 16 ¶19-21) Zb 103:13
—Lwaki essaala zaffe ezimu Yakuwa taziddamu mangu? (w15 4/15 25 ¶7) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 105:24-45
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g16.4 10-11
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g16.4 10-11
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 164-166 ¶3-4
—Yamba omuyizi okulaba engeri gy’ayinza okukolera ku ebyo by’ayize.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 91
Teweerabiranga Yakuwa by’Akukoledde (Zb 103:1-5): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Nnali Nkooye Ebikolwa Byange Ebibi. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Lwaki tusaanidde okutendereza Yakuwa? Mikisa ki gye tunaafuna mu biseera eby’omu maaso olw’okuba Yakuwa mulungi?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 22 ¶1-13
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 131 n’Okusaba