Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Agusito 22-28

ZABBULI 106-109

Agusito 22-28
  • Oluyimba 2 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Mwebaze Yakuwa”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 109:8—Katonda ye yakiteekateeka nti Yuda alye mu Yesu olukwe obunnabbi busobole okutuukirira? (w01 1/1 17 ¶20; it-1-E 857-858)

    • Zb 109:31—Yakuwa ayimirira atya ‘ku mukono gw’omunaku ogwa ddyo’? (w06 10/1 30 ¶8)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 106:1-22

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) ll 6—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) ll 7—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 178-179 ¶14-16—Yamba omuyizi okulaba engeri gy’ayinza okukolera ku ebyo by’ayize.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 94

  • Yakuwa Ajja Kukola ku Byetaago Byaffe (Zb 107:9): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yakuwa Ajja Kukola ku Byetaago Byaffe. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Saba abawuliriza boogere bye bayize.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 22 ¶14-24, eby’okulowoozaako ku lup. 194

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 149 n’Okusaba