Agusito 29–Ssebutemba 4
ZABBULI 110-118
Oluyimba 61 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Nnaamusasula Ki?”: (Ddak. 10)
Zb 116:3, 4, 8
—Yakuwa yawonya omuwandiisi wa zabbuli okufa (w87-E 3/15 24 ¶5) Zb 116:12
—Omuwandiisi wa zabbuli yeebaza Yakuwa olw’ebirungi bye yali amukoledde (w09 7/15 29 ¶4-5; w98-E 12/1 24 ¶3) Zb 116:13, 14, 17, 18
—Omuwandiisi wa zabbuli yali mumalirivu okutuukiriza byonna bye yeeyama eri Yakuwa (w10 4/15 27, akasanduuko)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Zb 110:4
—‘Kirayiro’ ki ekyogerwako mu lunyiriri luno? (w14 10/15 11 ¶15-17; w06 10/1 30 ¶1) Zb 116:15
—Mu mboozi eweebwa ku kuziika, lwaki olunyiriri luno terusaanidde kukozesebwa ku oyo aba afudde? (w12 5/15 22 ¶2) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 110:1–111:10
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) ll 16
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) ll 17
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 179-181 ¶17-19
—Yamba omuyizi okulaba engeri gy’ayinza okukolera ku ebyo by’ayize.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 82
“Yigiriza Amazima”: (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo.
“Kaweefube ow’Okugaba Omunaala gw’Omukuumi mu Ssebutemba”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo ey’ennyanjula esooka ey’okugaba magazini mu Ssebutemba, oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. Yogera mu ngeri ereetera ababuulizi okwesunga kaweefube oyo, era bakubirize okuweereza nga bapayoniya abawagizi.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 23 ¶1-14
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 144 n’Okusaba
Mujjukizibwa okussaako oluyimba luno muluwulirize mulyoke muluyimbe.