Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 110-118

“Yakuwa Nnaamusasula Ki?”

“Yakuwa Nnaamusasula Ki?”

Omuwandiisi wa zabbuli yeebaza nnyo Yakuwa olw’okuba yamuwonya “emiguwa gy’okufa.” (Zb 116:3) Yali mumalirivu okutuukiriza ebyo bye yali yeeyamye eri Yakuwa asobole okulaga nti asiima ebyo Yakuwa bye yamukolera.

Birungi ki Yakuwa by’ankoledde wiiki eno?

Nnyinza ntya okulaga nti nsiima ebyo Yakuwa by’ankoledde?