Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Agusito 8-14

ZABBULI 92-101

Agusito 8-14
  • Oluyimba 28 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Okuba Omunywevu mu by’Omwoyo ng’Okaddiye”: (Ddak. 10)

    • Zb 92:12—Abatuukirivu babala ebibala eby’eby’omwoyo (w07-E 9/15 32; w06 9/1 11 ¶2)

    • Zb 92:13, 14—Abakaddiye basobola okuba abanywevu mu by’omwoyo wadde ng’emibiri gyabwe gigenda ginafuwa (w14 1/15 26 ¶17; w04 6/1 10 ¶9-10)

    • Zb 92:15—Abakaddiye basobola okukozesa obumanyirivu bwe balina okuzzaamu abalala amaanyi (w04 6/1 10-12 ¶13-18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 99:6, 7—Musa, Alooni, ne Samwiri baatuteerawo batya ekyokulabirako ekirungi? (w15 7/15 8 ¶5)

    • Zb 101:2—Okutambula n’omutima omugolokofu munda mu nnyumba yaffe kitegeeza ki? (w05 11/1 30 ¶14)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 95:1–96:13

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g16.4 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g16.4 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 161-162 ¶18-19—Yamba omuyizi okulaba engeri gy’ayinza okukolera ku ebyo by’ayize.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 90

  • Mmwe Abakaddiye, Mulina Obuvunaanyizibwa bwa Maanyi (Zb 92:12-15): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Mmwe Abakaddiye, Mulina Obuvunaanyizibwa bwa Maanyi. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Oluvannyuma saba abawuliriza boogere ku ebyo bye bayize. Kubiriza abakaddiye okukozesa amagezi n’obumanyirivu bye balina okuyamba abavubuka. Kubiriza abavubuka okwebuuzanga ku abo abakaddiye bwe baba balina ekintu ekikulu kye baagala okusalawo mu bulamu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 21, ¶13-22, eby’okulowoozaako ku lup. 186

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 29 n’Okusaba