Agusito 13-19
LUKKA 19-20
Oluyimba 84 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yigira ku Lugero Olukwata ku Mina Ekkumi”: (Ddak. 10)
Luk 19:12, 13—“Omusajja ow’omu lulyo olulangira” yawa abaddu be ssente, n’abagamba bazikozese okusuubula (jy lup. 232 ¶2-4)
Luk 19:16-19—Abaddu abeesigwa baalina obusobozi bwa njawulo, naye buli omu yafuna empeera (jy lup. 232 ¶7)
Luk 19:20-24—Omuddu omubi eyagaana okusuubuza ssente ze baamuwa, yaggibwako kye yalina era teyafuna mpeera (jy lup. 233 ¶1)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Luk 19:43—Ebigambo bya Yesu ebiri mu lunyiriri luno byatuukirizibwa bitya? (“ekigo eky’emiti emisongovu” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 19:43, nwtsty)
Luk 20:38—Yesu bye yayogera mu lunyiriri luno binyweza bitya okukkiriza kwaffe mu kuzuukira? (“kubanga eri ye bonna balamu” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 20:38, nwtsty)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 19:11-27
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w14 8/15 lup. 29-30—Omutwe: Ebigambo bya Yesu Ebiri mu Lukka 20:34-36 Bikwata ku Abo Abanaazuukizibwa Okubeera ku Nsi?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okukozesa JW.ORG”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 33
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 116 n’Okusaba